Abakuumi Ba Besigye Poliisi Ebayodde Nga Babbi

0
776

Ekibinja ky’abakazi olunaku olwagyo abetuumye Women in Command era nebakakasa nti kagwake kettonye, ku mulundi guno bakufafagana ne Poliisi singa kanagitanda nedda ewa Besigye, nga ne Dr yakakasiza nti basimye ne Andaaki.
Olwaleero Poliisi ebayodde naye nga nabasirikale ba Poliisi basigadde bebuuza wa gyebavudde anti basanze akaseera akazibu okubakwata, n’okubajjako byebabadde bakozesa. Kitegezeddwa nti abakazi bavuddewo kko nebagenda okwebaka bagenze okudda nga ne Poliisi ebalinze.