Ab'ee Ntebe Bakiguddeko Lwa Besigye

0
1026

Abatuuze b’omu kibuga Ntebe basanze akaseera akazibu olw’ebibadde bigenda mu maaso mu kitundu kyabwe.
Bano bakonkomalidde ku nguudo wakati mu bukuumi obw’ekitalo era kira beemulugunya ku bibadde bigenda mu maaso.
Poliisi era ekutte abantu abasobye mu kkumi lwa ffujjo erikoleddwa nga Besigye akomawo.