Ofiisi Y’ebyettaka mu Arua Eyali Yafuuka Gannyana Etandise Emirimu

0
405

Ofiisi y’ebyettaka mu Arua eyali yafuuka gannyana kyaddaaki etandise emirimu gyayo nga kino kiddiridde omulanga ogubadde gukubibwa abantu b’omu kitundu kya Westnile olw’okutindigganga eng’endo okufuna obuweereza obwekuusa ku ttaka.