Ekyeya Kitandise Okusattira Abee Buddu

0
611

Gyebuvuddeko nga omuntu bw’ayogera ku Masaka ebirowoozo byaggukiranga ku kyengera eky’olubeerera naddala emmere ey’amatooke.
Wabula olwaleero amaka mangi mu buddu abaamu bwebafuna eky’emisana, ekyeggulo kiba kyakusira nnyo.