Kasese Yeetegekera Amatikira Ga Mumbere

0
625

Abantu abawangaliira e Kasese webali betala nga namutale munyageko nte nga betegekera okujukira amatikira g’omusinga Charles Wesley Mumbere Irema-Ngoma ag’omulundi ogwa makumi attaano. Emikolo gyakubaawo nga 19 omwezi guno era olubiri lw’omusinga baluyoyota okufa obufi.