KCCA Etumpudde Poliisi Ggoolo 3-0

0
1156

Mu mpaka za Azam Premier League, ttiimu ya KCCA olwaleero egudde ku ya Poliisi negiwuttula goolo ssatu ku emu mu kisaawe kya Phillip Omondi e Lugogo.
Goolo zino ziteebeddwa Geofrey Serunkuuma ng’ono ateebyeko bbiri ne Derrick Nsibambi.
Kino kitegeeza nti KCCA kati esinga Vipers eri mu kyokubiri obubonero busatu bulambirira.
Mu mirala egizannyiddwa, SC Villa ewangudde Bul FC mu kisaawe ky’e Kakindu e Jinja wabula nga guno guggweredde mu ttiya gaasi akubiddwa abantu ababadde batandise okucankalana ng’omuzannyo gwakaggwa.