Mwettanire Eby'amayumba

0
1121

Minisita w’ebyenfuna Matia Kasaija atisse bannamakolero n’abasiga nsimbi b’akuno eddimu lya kusiga nsimbi mu makolero g’ebizimbisibwa okugeza amabaati, emitayimbwa n’ebirala bisobole okukendeera mu bbeeyi. Minisita Kasaija agamba nti eno y’engeri yokka enesobozesa abantu naddala abakyasula mu nsiisira n’abakyaali mu mizigo okwezimbirawo amayumba agaabwe.