Omujulizi Omulala Alumirizza Seeka Kamoga

0
763

Olwaleero luyingidde olunaku olw’okubiri nga kkooti ewulira omusango gw’okutta ba ma seeka oguvunaanibwa Sseeka Kamoga ne banne e 12. Omujulizi ow’okuna aleeteddwa mu kkooti ng’ono nno musawo mukugu mu kwekebejje emirambo era nga akakasizza kkooti nti Abagenzi Seeka Bahiga ne Ibrahim Kirya baafa masasi.