Omusajja Asse Munne Lwa Mbizzi Lw'akibanja

0
400

Omusajja omukambwe e Mubende evudde mu mbeera nalumba mutuuze munne namutematema okutuuka lwa amuse nga amulanga kugula kibanja kye.
Mbalema Moses omutuuze ku kyalo Nsira Musowoko ekisangibwa mu munisipaali ye Mubende y’alumbye Ssenkato Kaliisa ne jjambiya namutematema okutuusa lw’amusse lwa kibanja.