Omuwagizi W'omupiira Komodo Omumanyi?

0
742

Abawagizi b’omupiira okwetoolola ensi yonna bebamu kubantu abalaga essanyu mu ngeri ezisinga okw’ewunyisa tiimu zaabwe bweziba zizannya.
Tiimu y’eggwanga the Cranes ate yo erina abawagizi abava mu bitundu eby;enjawulo era bulyomu obwagazi bwe abulaga mu ngeri yiye.
Olunaku Olwaleero omusassi waffe Web Daniel Sebakijje akyaliddeko omu kubawagiz ba Uganda Cranes nnakinku, Muwonge Joseph gw’ebaakazaako erya Kamodo.