Temumala Gagula Bifaananyi – Ssaabasumba

0
835

Abantu banji banyumirwa okugula ebifananyi, byebatimba mu nyumba zaabwe, n’ekigendererwa ekyokunyiriza amaka gabwe, abamu babigula nga tebamanyi namakulu gabirimu.
Kakati sabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Dr Cyprian Kizito Lwanga awanjagidde abakuristu, nti baleke kumala gagula bifananyi nga bwebaba basanze kuba ebimu bijjuddemu sitaani ababonyabonya mu maka gaabwe.