Abasiraamu B'ekyazanga Bafunye Obutakkaanya

0
973

Webuzibidde leero nga poliisi y’ekuuma e Lyantonde ku muzikiti omukulu oluvannyuma lw’ekiwayi kyabasiraamu ekimu okulumba ekirala bwebatakkanya ng’entabwe eva ku bwannanyini muzikiti obubakaayanya.
Bano kigambibwa mbu beekubye nemiggo mu kiro ekyakeesezza leero.