Ababadde Banyakula Ssente Bakubiddwa Mizibu

0
644

Abazigu 2 bakubiddwa mizibu mu kabuga k’e Bugujju mu kibuga mukono oluvannyuma lw’okunyakula akasawo ku mukazi abadde ava mu banka.
Kigambibwa nti ba ssempala bano balabiriza Nakito Jalia okuviira ddala mu bbanka gy’abadde okutuusa bwe bamukwakuddeko akasawo nga kalimu akakadde kamu n’ekitundu.
Ono alayizza enduulu abatuuze kwe kumudduukirira.