Ababaka ku Ddembe Ly'obuntu

0
694

Ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko keddembe lyobuntu bawera nga bwebagenda okulemberamu kawefube , wokukola enkyukakyuka ey’omuggundu ku ddembe ly’obuntu wano mu ggwanga.
Kino kiddiridde olukungaana ttabamawanga olutudde mu ggwanga lya Gambia, okusala entotto ku ngeri ki amawanga ga Africa gyegayinza okulwaniriramu eddembe ly’obuntu.