Bano Poliisi Ebakutte Batunda Amasasi mu Katale

0
786

Poliisi mu kibuga Jinja eggalidde abasajja 2, ebakutte lubona nga batunda amasasi nga bakirako abatembeeya enseenene. Abasajja bano babakwatidde mu kabuga k’e Bugembe nga balejjesa amasasi ago, nga buli ssasi balilamuza sh 3000 eza Uganda, mbu bafune ekigulira Magala eddiba.