Batabukidde Minisita Lwa Myaka Gya Pulezidenti

0
705

Minister omubeezi owa Kamapala Nalongo Benny Bugembe Namugwanya asanze akaseera akazibu , abakulembeze ba bakyala e Mubende abassuka mu 280 bwebamukayuukidde nga bamulangira okubasibako bye bataamutumye. Abakyala bano okutuuka okukayukira minister kidiridde omusomo ogwateekeddwaomubaka waabwe ono okubasomesa obuvunanyizibwa bwabwe ogubadde ku parish hall e Mubende