Eddwaliro Ly'e Kawempe "Teririna Basawo"

0
964

Abalwadde abali mu malwaliro ga Gavumenti ngeno abayizi abasoma obusawo gyebasalawo obutaddayo kukwata ku mulimu, nga bawakanya ekyokugalibwawo kwa Makerere, kati basinda mpaawo ayamba.
Wano e Kawempe nga lyerimu ku malwaliro abayizi bano gyebaali bakolera, waliwo omukazi azaliidde ku wankaaki w’eddwaliro lino, naye ng’omusawo kimutwalidde akabanga akawerako okujja okuyamba.