KCCA Ereese Tekinologiya mu Mirimu Gyayo

0
1148

Ekitongole kya Kampala Capital City Authority kinyikizza kawefube w’okulamba ebizimbe byo0nna mu kamapa, enguudo,nebintu ebirala eranga olumala mu kibuga wakati bano baweyongerayo mu gombolola endala ezikola Kampala.
Enteekateeka eno yakuyamba ekitongole okulondoola buli ekigenda maaso mu kibuga nga bamanyi bulungi wekirimpozzi nokuyamba bannakampala okumanya webayinza okusanga obuwereza bwebetaaga.

TagsKCCA