Makerere ne KCCA Bakkanyizza Ku Nguudo

0
810

Omulimu gw’okuzimba oluguudo Makerere Hill Road oluva e Wandegeya ne lugguka e Nakulabye kyaddaaki guzzeemu okukwajja, oluvannyuma lwa KCCA okutuuka ku ntegeeragana ne Makerere University.
Omulimu ogwo gwali gwayimirizibwa oluvannyuma lwa Makerere University okussaawo emisoso, gamba ng’okubayamabko okukola enguudo zabwe n’ebirala ebiringa ebyo.