Mwongere ku Mutindo – Amelia Kyambadde

0
617

Minisita w’ebyobusuubuzi n’amakolero Amelia Kyambadde awabudde abasuubuzi ne bannamakolero ba kuno okufuba nga bwe basobola eby’amaguzi byabwe bikakasibwe ekitongole ekirondoola omutindo gw’ebintu ki UNBS.
MInisita agambye nti eby’amaguzi byabwe bwe bituukana n’omutindo bya kufuna akatale wano n’ebunaayira.