Vodafone Ereese Ettu Eddala

0
686

Tekinologiya eyeeyongera okukula ensangi zino y’emu ku nsonga ez’enkizo ezinaatumbula enkulaakulana mu ggwanga.
Yintaneeti ebiro bino ye nnamuziga okutambulizibwa ensonga, wabula abantu bangi bakyakaluubirirwa okufuna yintaneeti, aba Vodafone bwe balabye batyo kwe kuvaayo bayambe abavubuka.