Oluguudo Lw'e Katosi Ssi Lwa Kuggwa Kati

0
948

Ebizibu byoluguudo oluva e Mukono okudda e Katosi birabika tebiriggwa olw’entalo nobutakaanya okweyongera buli lukya ekitadde kampuni ezirukola ku bunkenke era nebategeezanga bwebatagenda wadde okusobola okumaliriza mukiseera ekyakanyizibwako mundagaana gyebakola nekitongole ekivunanyizibwa kunguddo mugwanga ekya UNRA.

More News