Omusango Gwa Kamoga ne Banne

0
1490

Omujulizi ow’ekkumi mu musango oguvunaanwa abasiraamu Robina Kirinnya ategeezezza nti ebisonkole by’amasasi byeyekebejja biraga nti byava mu mmundu yeemu ey’ekika kya AK 47 eyakozesebwa e Kajansi, Kiwatule ne Bweyogerere okutta abasiraamu .
Robina obujulizi buno abuleese mu kooti kyoka abawolereza babawawabirwa bamukubyemu ebituli ngabagambanti amasasi bamutwalira butwali so siye yagafuna okuva nga mukyo tasobola kubeera mujulizi mu kooti eno.