Bannakyewa Baagala Gavumenti Eyongere Amanyi Mukulwanyisa Enguzi

0
1018

Bannakyewa abalwanirira obwerufu mu nkola y’emirimu, basabye gavumenti eyongere okussa ensimbi mu bitongole byayo ebiri ku ddimu ery’okulwanyisa enguzi.
Bano bagamba nti office ya ssaababalirizi wa gavumenti ensimbi zigyekubya mpi, n’ekyo tesobola kutuukiriza mulimu ogwagikwasibwa ng’ensawo nfunda.