Mutyaba Akomyewo mu KCCA

0
726

Amyuka omutendesi wa KCCA FC Molly Byekwaso asanyukidde nnyo okudda kw’omuteebi Muzamiru Mutyaba, n’omuzibizi Habib Kavuma.
Agambye nti bano abalinamu essuubi nti baaakwongera embavu mu tiimu enkya ng’emeggana ne URA e Lugazi, mu mpaka eza liigi y’eggwanga.