Emmeeri 'MV Kalangala' Ezze Engulu

0
747

Emmeeri MV Kalangala esaabaza abantu n’ebyamaguzi okuva e Ntebe okugenda mu bizinga bya Ssese ezzeemu okusaabaza Abasese oluvannyuma lw’omwezi mulamba ng’eddaabirizibwa.
Abaddukanya emmeeri wabula bavumiridde bannabyabufuzi abawubisa abantu, mu kiseera we bagitwalira okuddaabirizibwa.