Gavumenti Y'e Rwanda Yeesinga Okukola Emirimu

0
711

Ku mulirwano e Rwanda gavumenti y’ekulembeddemu okukola emirimu egya bizinensi, era ekoze nnyo okwagazisa bannansi ebintu ebikolebwa mu nsi yabwe.
Wabula abakulu abamu bagamba nti ekiseera kituuse gavt erekere abantu ssekinnoomu n’abasiga nsimbi batembeete ekisaawe ky’ebyobusuubuzi n’okukola buzinensi.
Munnaffe Walugembe Josephat ali Kigali ekibuga ekikulu eky’eggwanga lino Rwanda era Olwaleero awayizzaamu n’akulira ekibiina ekigatta banneekolera gyange oludda olwo, era katulabe bo kyebagamba.

TagsRwanda