Okusiga Ssente E Rwanda Oteekwa Kuba Muzito

0
1442

Obutebenkevu, Obwesige mu Gavumenti n’enteekateeka zaayo eri bannabizinensi, enkola y’emirimu mu bitongole bya gavumenti kko n’obumu mu bannansi, byebiyambye Rwanda emyaka 20 okutambulira ku sipiidi mu by’enfuna. Olwaleero gavumenti eyagala banneekolera gyange, batembeete eby’enfuna naye bo bagambaki? Ye lwaki abasiga nsimbi batandise okudduka mu mawanga amalala nga beeyunira Rwanda?
Walugembe Josephat alondodde ensonga eno, naayogera nabuli akwatibwako era kaatulage Rwanda weetuuse ate mu byenfuna.