Bannabyabufuzi Babagobye ku Musango Gw'Omusinga

0
542

Abakulembeze benono mu businga bwe Rwenzururu bongedde okulaga nga bwebakooye banabyabufuzi munsonga z’omusinga.
Olukiiko lwa baminisita mu businga bwe Rwenzururu batudde nebabaako ebiteeso ebyenjawulo byebayisiza okulaba ng’omusinga ayambibwa okuva mu kkomera nemirembe okudda mu businga.
Bano webali banonya bantu balala abagya okweyimirira omusinga nga sibanabyabufuzi bo bebagamba nti bebavaako obuzibu.