Museveni: Ndi Mulwanyi So Ssi Mupakasi Wammwe

0
1129

Olwaleero lwegiweze emyaka 31 ejijjudde nga gavumenti ya NRM eri mu mitambo gy’eggwanga lyattu Uganda era nga mumyaka gino ssentebe w’ekibiina kino Yoweri Kaguta Museveni ye pulezidenti.
Emikolo emikulu giyindidde masindi eri mu bunyoro, era kabwejumbira Museveni gy’asinzidde naasekerera abo abaloota emisana nti beebakama be era ye mukozi bukozi nti ebyo byammwe kubanga ye mulwanirizi wa ddembe era ekirabo amakula Katonda kyeyawa ensi eno.