Omanyi Lwaki Obujulizi Bubula Poliisi?

0
650

Emirundi egisinga kooti zigoba emisango abantu gyebaba balabira ddala nti kizibu omuntu oguwona, naye kooti emaliriza egamba nti obujulizi bubuze.
Kino kitereddwa ku Poliisi engeri gyekwatamu ebizibiti ebimu netuuka nokubibuza, saako abanti abatafaayo kukuuma bifo awa wagudde obuzibu ekiremesa abakola ogwokunonyereza okufuna kyebaba bagala.

TagsPolice