Yinsuwa Kikyali Kizibu Mu Uganda

0
1155

Abali mu mulimu gwa insuwa balangidde banayuganda okwefuula abatamanyi mugaso gwa kampuni za Insuwa, wabula bwebamala okugwa mu buzibu nga bafiriddwa buwanana ate nebadda mukusatira nokubanonnya.
Bano bagamba nti omuntu yenna alina omulimu ogwamanyi enkola ya yinsuwa gyalina okusooka ku byonna kuba yejja omutaasa.