Omujulizi Atunudde Ebikalu Mu Kkooti

0
770

Omuserikale wa Poliisi aleeteddwa oludda oluwaabi ng’omujulizi mu musango oguvunaanibwa Sheikh Kamoga ne banne e 14 yewunyisizza kkooti ku bujulizi bwawadde nga bulimu ebirumira bingi ddala.
Odong Mark Paul y’alabiseeko mu kkooti olwaleero ng’ono mu 2015 yali ku akola ku kitebe kya poliisi ekinonyereza ku misango egya nnaggomola, wabula oubujulizi bwawadde okuluma Kamoga ne banne, oludda oluwaabi lubuzuddemu ebirumira bingi.