Omusajja Asse Kittawe, Abadde Amupekeka Mwana

0
864

Entiisa ebuutikidde abatuuze ekyalo Kabulassoke mu Ggombolola ye Madudu e Mubende omuko Mande Lawrence bwafumise ssezaala we ebiso ebimuggye mu budde.
Entabwe evudde ku muka Mande kunoba n’afumbirwa omusajja omulala ate taata n’aleemera omuzukkulu Mande gwamaze ebbanga ng’abanja.