Ab'e Kabale Beemulugunya Lwa Lufula

0
1056

Ekibuga Kabale kirabika nga kikulira ku misinde gya waggulu naye wadde nga kigenda mu maaso waliwo ebiyinza okukiremesa okutuuka ku ku mutindo ogwetaagisa.
Bwotuuka mu lufula omuva ennyama yonna eriibwa mu kibuga kino omutima tegulema kukwennyika olwmebeera embi gyerimu.