Kadaga Abadadde Lukwago

0
1041

Olutuula olwamangu olwayitiddwa Mayor wa Kampala Erias Lukwago terusobodde kuggusa songa zaruyizizza anti bwebaasazeewo okugenda Wansi mu Kampala okwekaanya ensonga yakatale Ka Park Yard tebasobodde kudda oluvanyuma lwebibatuseeko ne police okwata munnaabwe.