Eggwanika Ly'omusaayi E Mmengo

0
1143

Eggwanika ly’omusaayi erizimbibwa mu ddwaliro e Mengo ligguddwawo olwaleero litandike okukakkalabya emirimu gyalyo.
Eggwanika lino lizimbiddwa ebibiina bya rotary byonna ebikolera mu bitundu bya Uganda byonna era nga lyakutereka omusaayi ogugenda okukozesebwa mu malwaliro agatali gamu.