Kiki Ekikosezza Enkuza Y'abaana Ennungi? #BestStartInLife

0
723

Okussa mu nkola enteekateeka y’enkuza y’abaana ennungi emanyiddwa mu lufuutifuuti nga Early childhood development mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu abantu abamu obuwangwa bwabwe bubalemesezza okugyettanira.
E kabale mu bukiika ddyo bwa Uganda, abaayo babadde bamanyi omuzadde okuzannyamu n’omwana oba okusaaga naye oba omukuza kyejo.
Bino byebimu ku bitudde Gavt ne banywanyi baabwe aba UNICEF e Kabale okunnyikiza enkola eno mu bantu baayo.