Tukooye Obumenyi Bw'amateeka

0
1185

Police e Masaka, eyodde abantu abakunnukiriza mu 100 mu Nyendo ng’ebateebereza okuba abamenyi b’amateeka abasuza Bannamasaka nga batunula.
Ekikwekweto kino wekiggyidde nga Bannamasaka bangi bakaaba olw’abamenyi bamateeka abababuzizzako emirembe.