Kadaga Ayagala Ababaka Basooke Kukola Gya Paalimenti, Abagaanye Okugenda Kyankwanzi

0
526

Olusirika lw’ababaka ba NRM olw’omwaka guno olubadde lutandika leero e Kyankwanzi lwongezeddwayo ku ssaawa esemabayo ku bilagiro bya Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga.
Okusinziira ku amyuka sssentebe w’akabondo ka NRM mu paalamenti Solomon Silwany emirimo emingi egikandaaliridde mu paalamenti gy’egiwalilizza sipiika okubasaba okuyimiriza olusirika lw’ababaka luno.