Kamera Enkuumi Zigobye

0
639

Oluvannyumwa lw’okuttibwa kw’abadde ssekamwa wa poliisi Andrew Felix Kaweesi, omukuumi we ne dereeva we, gavumenti ya Uganda esitukiddemu n’amaanyi ng’etandikidde mu kurongoosa kamera z’o ku nguudo ezaali tezikyakola.
Ba engineer ab’enjawulo balabiddwako mu bitundu bya Kampala nga bakola ku kamera ez’o ku nguudo ezaali zaateekeebwawo mu kiseera kya CHOGM. Omusasi waffe Canary Mugume abaddeyo.