Kamya Alagidde KCCA Ku Bya Ham
Minister wa kampala Beti Namisango Kamya Turyomye alagidde ekitongole kya KCCA okuwa bunnambiro Hamis Kiggundu olukusa okukulakulanya ekifo park yard awaagobwa omwezi oguwedde.
Wabula omuloodi meeya wa Kampala omusabye addeyo yeetegereze bulungi amateeka kuba talina buyinza bubalagira.