Omukama Oyo Awabudde

0
1409

Omukama wa Toro’ Rukirabasaija Oyo Nyimba Kabamba Iguru alabudde abayizi ku mitendera gyonna obutagayaalirira nonno n’obuwangwa kubanga omuntu atalina buwangwa taba mujjuvu.
Oyo okwogera bino abadde ku lunaku lwebyobuwangwa ku ku Kampala International University era nga abayizi okuva mubitundu byegwanga ebyenjawwulo nebweru wa Uganda bolesezza obuwangwa bwabwe.