Vipers Efunye Omuvujjirizi, Roofings Yakugiteekamu Omukadde 500

0
666

Tiimuya Vipers Olwalero ettongoza ekisaawe kyayo ekya St.Mary’s stadium mu lukungana lwabannamawulire olutuuziddwa kuwooteri ya Golf Course mu Kampala.
Ku mukolo gwegumu bano bayanjude ne kampuniyaRoofings ekola ebizimbisibwa nga aba vvuguriziba bweabapya.