Bobi Wine Akaabye Lwa Ttaka

0
1236

Ezziga ly’omusajja liva wala naye n’omuyimbi Omuyimbi Robert Kyagulanyi Ssentamu alitonyeza ng’alaba bitulakita bino bi weetiiye bisenda ebintu bye ku biiki e Busabala.
Wabula Bobi Wine avuddeyo n’ayogera ku butakanya buno n’abekitongole ky’Enkuluze ekivunaanyizibwa ku bintu bya Ssaabasajja Kabaka ekyasenze ekitundu ku ttaka okuli biici ye Busaabala ye lyagamba nti yalifuna mu butuufu wadde bamwesamba.
Bushrah Namirimu awayizzaamu kko naye oluvannyuma lw’ebyo ebyabaddewo eggulo.