Abasiraamu Bwe Batuuse Mu Kkooti Nebasalawo Okusirika

0
699

Sseeka Yunus Kamoga ne banne e 13 abavunaanibwa ogw’okutta abasiraamu basobedde kkooto bwebasazeewo okufuuka ba kyesirikidde ne bagaana okubaako ekigambo kyonna kye banyega.
Olwaleero lwe babadde basuubirwa okutandika okwewozaako oluvannyuma lw’ekitongole kya kkooti ekiwozesa ba kalintalo okukizuula nti balina emisango egy’okuwoza.