Ekyoto: Ani Alina Ebeetu Okuwumula Amatu?

0
1329

Wano mu Uganda kizibu nnyo okutambula ku ngudo n’otasanga muntu alina ekyuma mu kutu oba Earring e nti aba yawummulwa amatu. Kino kituleetedde okubuuza kiki ekyabaviirako okukola kino era bangi kwabo betutuukiridde batubulidde ensonga zaabwe.
Abakulembeze b’enzikiriza ez’enjawulo batubuulidde kiki ebitabo ebitukuvu kyebyogera ku kuwummula amatu.