Boda Boda Ez'obugali Zeetala E Luweero

0
913

Obadde okimanyi nti bodaboda z’obugaali zezisinga okukozesebwa bana Luweero nadala nga bagenda okakalabya emirimu gyabwe.
Obugaali obwakazibwako bu maanyi gakifuba anti gegakweyimilira bwebumu kubukozesebwa kyenkana buli muntu okubagondeza entambula nokusaabaza ebyamaguzi ate nga butwala ensimbi ntono.