Omubaka W'e Buweekula Awonye

0
1123

Omubaka wa Bewekula, Major Joseph Kakooza bafulumye kkooti ejulirwamu nga babuganye essanyu oluvavvnyuma lwa kkooti okukakasa nti empapula zonna kweyalonderwa zize.
Gweyavuganya naye, Kayira peter yeeyaddukira mum kkooti ejulirwamu oluvanyuma lwa kkooti enkulu e Mubende okugoba omusango gweyawaaba nti Kakooka akalulu yakawangulira mu mannya ga muntu mulala.