Ekyoto: Omwami Yandikoze Mirimu Ki e Waka?

0
827

Embeera eriwo ensangi zino eyomukazi nomwami okuba nga bakola ate ng’amaka agamu temuli yadde ayambako ku mirimu, abakazi bagala nnyo abaamu baabwe babayambeko kugyawaka, naye bebagamba olowooza bakyagala.
Abamu kubetutukiridde batuuse nokukakasa nti ekyo tekisobokera ddala kuba buli omu alina okulima olubimbi lwe, katubalabe.